Thursday, July 14, 2016

KI EKIGAANYE lyrics by Bebe Cool

  (CHORUS)
Bwotajja mundongo tenyuma
Bwotajja omwenge nze sigula
Abanyumilwa endongo baliwa
Abobubina na batalina
Mwana wamama ki ekiganye (elaa ki ekiganye)
Tooto wa Lordi ki ekiganye (Elaa ki ekiganye)
Abagudigida naye ki ekiganye (Elaa ki ekiganye)
Buza munno oyo ki ekiganye (Elaa ki ekiganye)

Owoza bakuloga bakuloga lwaaki Ozunga zunga ozungila kwani Ozunga nga asudde ekidongo Notunula nga ayokedwa abalongo Tukimanyi ku bbali oyokya bubaani Olwanyisa nabisima bya sitaani Eno embeela teyina muzanyo Bwoloba emikisa giyitawo kapaalo Oyambala onyuma mukama yakuwa talanta Abakufanana abasinga bona bona baafa Tough gyensibye, yakutagula akukwana…. girl Bwomwenya oleeta mitawana.

  (CHORUS)

Big size, the dancehall commando Abalala ba dancehall kodogo Ngenda kugamba Kayihura Kale Nti omutima gwange wagutema embale Yye lwaki otunula nga omusilikale Nyenyezamu katono nawe ki shorre Kati abawala batuli bukiika Batuzunza kututila mumasuka Abandaba bagamba ekyo ekiyaaye kyeki wooma Batubongako nemikono negikoowa Lord of mercy… ohhh wwooii Oliwaaaaa

  (CHORUS)

Nze nyumilwa nga gwebakola massage Beer mutumya nga eyakola garrage
Gwe ekizibu kyolinawo uncle kayasi
Oyo takuganya kugula kyapa mbalasi Simanyi oba yenze ntamidde Oba endongo yentabudde
Akateteeyi kanyumidde ako Okikola otya munange
Nkole ntya banangeeee….eeiiiii Yo.. Blessings fi the writer ice melody
Big up to the producer Dr Pinan A monstor studio ting dis.

No comments:

Post a Comment