Friday, July 29, 2016

KALIBATANYA lyrics by Juliana Kanyomozi

Verse One

Lukedde nakati bogere sibawa na chance 

Nvekwono kati mbu olwo nodobe 

Bamu akaazole kenyini ndeke amata twale abujji 

Simanyi musajja yena alinga ono obusufu 

Abakwana munyambe leero silina galunda ngaangaa 

Wama omulungi wange njangu eno baby twetale 

[Chorus] 

Kalibatanya wama kyukako ndabe omwana wabandi 

Kalibatanya wama jja eno twetale 

Kalibatanya nsunda nsunda love oh nsunda 

Kalibatanya nfiila kugwe lwakuba gwe alimu ebyange 

Verse Two 

Ondabikila bulungi mbambi wankuba okuva nkuviri 

Amaaso gwo notunyo twona otweru otwaterela 

Mbamu akawuuje kenyini ndeke enyama twaale eguuba 

Kyenanonya kikino tulimu love tutuno 

Nze silina namu kabanjja nekyenansubira atte 

Onsinga ko okila abo gwe wandimbirooto 

[Chorus]

Kalibatanya wama kyukako ndabe omwana wabandi 

Kalibatanya wama jja eno twetale 

Kalibatanya nsunda nsunda nsunda love oh nsunda 

Kalibatanya nfiila kugwe lwakuba gwe alimu ebyange 

Verse three 

Nkukwate ntya nkukwatwa munage awa sanyusa 

Anti munage njagala njagala nkuberere ekyo ekisinga 

Nkuyiite ani nga amazima gwe ensulu eyo bulumu 

Wotoli munze mba kikome nsabilira ndabiriza otere otuuke (X2) 

[Chorus]

Kalibatanya wama kyukako ndabe omwana wabandi 

Kalibatanya wama jja eno twetale 

Kalibatanya nsunda nsunda love oh nsunda 

Kalibatanya nfiila kugwe lwakuba gwe alimu ebyange

No comments:

Post a Comment