Tuesday, July 26, 2016

HELLENA lyrics by Radio and Weasel ft David Lutalo


Wowo, akawowo, akawowo ko kankyunyakyunya, kankyunyakyunya
Akawowo ko kankyunyakyunya, kankyunya Helena, kankyunyakyunya
Ompitako wenyiganyiga, nze nenkyunyakyunya

Chorus (David Lutalo)
Eh Hellena Hellena (nkusaba busabi)
Eh Hellena Hellena (Hellena nsaba busabi)
Eh Hellena Hellena (weleza ku love yo tonumya)
Eh Helena Helena (nkusaba busabi)

[Verse 1 (David Lutalo)]
Jangu twogele Hellena onganye, onumye omutwe
Nsaba okakane gwe omeze, omutima gwange mpulila gubugumabuguma
Gubugumabuguma kali, gubuguma omulilo ng’onganye ogufumita obuyiso
Bambi tokayita kamilo bumilo, sweety wakili katono katono
Ye nodamu nti kale tukutule nkiwulila munda wade si kati mugole
Nebwemuleta malaika munkake, nasealinga Hellena mumuleke
Nebwemunumisa emisota ku bugele, nasiluwala Hellena ye mugole

(Chorus)

[Verse 2 (Radio)]
Hellena nze lekela awo okunsomasoma
Hellena kale lekela awo okuntunuliza ekisa
Hellena bwotambula nze obela ompimapima
Hellena nze nepima ndanga wa wenkoma
Hellena bwemba nkwagala ye nga nkole ntya?
Hellena oyo akwagala ye ela akugamba atya?
Akalangi ko kansiba emiguwa, kansikasika
Ompitako wenyiganyiga nze onfunyafunya
Akawowo ko kankyunyakyunya (kankyunya baby), kanjuzayuza
Buli wobela nkwetegatega, onkwatibwa ekisa Hellena

(Chorus)

[Verse 3 (Weasel)]
Hellena you let me lead the way, don’t you let me wait in vain
Hellena you are my superstar, every time I see you shining bright
Hmmm… ye gwe gwenjagala, all the time bambi gweninda
Kati nsaba busabi obeko kyongamba, tuwaye mu bambi ntovuluga
I’m Mr. Universe like Schwarzenegger, you make me somersault like ninja
I take camouflage like soldier, my synchronizer, my Weasel-nizer
(Chorus) 

No comments:

Post a Comment