Friday, July 29, 2016

LEAN ON ME lyrics by Rema Namakula

[Verse 1]

Tuba nabantu abatwagala bangi

Bamanyi n'okwettema ebingi ebitasobooka

Gyebikira omusanga nombuuza kyekyabaawo? Ng'atakunyega

Eyali akukubirangako buli lunnaku

Ng'akati lwotajikubye webikooma

Bwakuyamba n'akwata byomwegera

Owulikika kale ng'akukalubirizza

Bwenkugamba bwoliggwa wendi ggwa

Kyolilya kyendilya kitegeeza

Bali nebwelikbakuvaamu nze ndibaawo

Totyanga baby!

(Chorus X2)

Lean on me

I will never ever let you down

Count on me

Bali nebwebaligenda nze ndibaawo

[Verse 2]

Waberawo omuntu akwagala kumutima

Oyo yenze!

Nze newembambuuza ekikunjagaaza

Mbagamba bwenesaanga

Nkiwulira buwulirizi muli munze

Kwegamba ndi addicted kuggwe

Nebyakukonjola kale ebigambo ng'abingi

Mbiwulira buwulizi

Mbiwulira nendekka

Nti mumikwano mbala

Abalala nebaba ng'abagenze tofayo ohoohoh

Nze munno wo wendi Ooh

Lean on me

(Chorus) X2

[Verse 3]

Nasayininga ku mutima nakoona kumunye

Siryekyusa oh ooh oh oh

Oh oooh oh oh

Bali nebwebaligenda nze ndibaawo

Wekaba kalulu olina akange

Bali nebwebatukuuwa Eeh eh

Oh oooh (aah ah aah ah)

Bali nebwebaligenda nze ndibaawo

Ng'emyaka gituludde

Ndikotakota nawe eh yee

Oh oooh oh oh

Bali nebwebaligenda nze ndibaawo

kati njagala bwobeera eyo okimanye

Nti eno eriiyo akwagala

Oh ooh oh

Bali nebwebaligenda nze ndibaawo

Ooh learn on me

[Chorus X3]

No comments:

Post a Comment